Загрузка страницы

Protestant Hymns - EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA (302) Luganda Hymns With Lyrics - Namirembe Cathedral

Protestant Hymns - EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA (302) Luganda Hymns With Lyrics - Namirembe Cathedral

1
Ekisa kyo Tekiegerekeka, Mukama wange naye njagala,
Okuyiga bulijjo n’okwogera, Okutegeera mu mwoyo gwange bwe kyenkana.
2
Okwagala kwo kukira byonna, byetulowooza ffe abantu naye,
Naye nneegomba nnyo okuwuulira byonna, Ekisa kyo ekinene bwe kiri ero bonna.
3
Ekisa kyo kinnemedde ddala, Okukitendereza obulungi,
Naye emimwa gyange gyagala, Mukama okuyimba ettendo lyo ennaku zonna.
4
Newankubadde nga nnemwa leero, Okutegeera oba okubuulira,
Oba okukweyanza nga bw’osaana, Naye nzize gy’oli onjijuze okwagala.
5
Ssirina akanakusanyusa, Mukama wange nze munaku wo,
Edda nnali sseewangayo gyoli, Naye leero mpoza kino kyokka onjagala.
6
Mukama onjijuze okwagala, ntwala awali oluzzi olwo,
Olw’obulamu nneme okuluvaako, Okunoonya amazzi gonna amalala ennaku zonna.
7
Era bwe ndikulaba n’amaaso, Ndiyiga okukutendereza ennyyo,
Kubanga okwagala okwenkana awo, Nga bwe kuli okw’ekitako ennyo kumpangula.

LISTEN TO LUGANDA AUDIO BIBLE:
https://www.youtube.com/channel/UCNTCeZ7uD7yIIm0zPWEvDyw?sub_confirmation=1

SUBSCRIBE TO THIS CHANNEL:
https://www.youtube.com/channel/UCxnUrqysDqhkcKMm1erP5xw?sub_confirmation=1

These are luganda hymns like for example abatambuze bayita and these luganda hymns songs are also shared on the luganda hymns youtube channel so in case you are searching for luganda anglican hymns, this is the place for you.

These hymns songs are also hymns with lyrics, hymns of faith and also hymns of praise so if you want other anglican hymns or maybe protestant hymns, these hymns and psalms are what you need.

zino enyimba za krist z'enyimba eza Katonda era choir hymns sng by namirembe cathedral choir and the namirembe choir is a church of uganda choir situated at namirembe cathedral.

Wuliriza enyimba ezamaloboozi with hymns.

SHARE THIS VIDEO:
https://youtu.be/OhMEph7dw04

VISIT WEBSITE:
http//www.injibscosmets.com

#lugandahymns #churchofuganda #namirembechathedralchoir

Видео Protestant Hymns - EKISA KYO TEKITEGEEREKEKA (302) Luganda Hymns With Lyrics - Namirembe Cathedral канала Luganda Hymns
Показать
Комментарии отсутствуют
Введите заголовок:

Введите адрес ссылки:

Введите адрес видео с YouTube:

Зарегистрируйтесь или войдите с
Информация о видео
5 декабря 2020 г. 13:52:50
00:04:36
Яндекс.Метрика