Загрузка страницы

Otafiire Ne Nandala Kata Beekube, Kadaga Agobye Ebiwandiiko Bya Kahinda

#NBSUpdates #NBSAmasengejje
Minisita w’ensonga za ssemateeka n’ekitongole emiramuzi, Maj. General Kahinda Otafiire awanyisiganyizza ebisongovu n’omubaka wa Budadiri West, Nathan Nandala Mafabi bwamulumirizza okwajulira paalamenti ebiwandiiko ebifu ebikwata ku ya Njeru Stock Farm esangibwa mu district ye buikwe.
Ku lwokusatu lwa wiiki eno Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga yalagira minisita Maj. General Kahinda Otafiire ayanjulire paalamenti ebiwandiiko ebiraga gyeyafinamu ettaka lya Gavumenti eryogerwako.

Видео Otafiire Ne Nandala Kata Beekube, Kadaga Agobye Ebiwandiiko Bya Kahinda канала Next Media Uganda
Показать
Комментарии отсутствуют
Введите заголовок:

Введите адрес ссылки:

Введите адрес видео с YouTube:

Зарегистрируйтесь или войдите с
Информация о видео
1 ноября 2019 г. 21:44:06
00:03:11
Яндекс.Метрика