Загрузка...

Abaasengulirwa e E Bunambutya:Ettaka lye baabagulira liriko enkaayana

Abantu abawangaalira mu nkambi ye Bunambutye, gavumenti wezze ebudamiza abantu abazze basimattuka okuyigulukuka kw’ettaka mu bitundu bya Elgon bakitegedde nti baakugira nga bakyali mu nkambi eno okumala ebbanga.Kino kiddiridde gavumenti okuggya enta mu by’okugula ettaka gavumenti lyebadde eyagala okusengulirako abantu bano oluvannyuma lw’okukizuula nti liriko enkaayana .Minisita Omubeezi ow’ebigwabitalaze Lilian Aber bwe yakyaddeko mu nkambi eno eggulo yategeezezza nti gavumenti kati etandise bupya okunoonya ettaka eddala .

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Видео Abaasengulirwa e E Bunambutya:Ettaka lye baabagulira liriko enkaayana канала Akawungeezi
Страницу в закладки Мои закладки
Все заметки Новая заметка Страницу в заметки